Ebikolwa by’Abatume 11:30
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
30 (A)ne batuma Balunabba ne Sawulo batwalire abakadde.
Read full chapter
Lukka 24:48
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
48 (A)Muli bajulirwa b’ebyo,
Read full chapter
1 Peetero 1:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)Era Katonda, mu buyinza bwe, alibakuuma olw’okukkiriza kwammwe, n’abatuusa mu bulokozi obwateekebwateekebwa okubikkulirwa mu biro eby’enkomerero.
Read full chapter
1 Peetero 1:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Kubanga okugezesebwa kw’okukkiriza kwammwe, kwa muwendo mungi nnyo okusinga zaabu egezebwa mu muliro n’ekakasibwa, kulyoke kusaanire ettendo n’ekitiibwa n’okugulumizibwa ku lunaku luli Mukama waffe Yesu Kristo lw’alirabikirako.
Read full chapter
Okubikkulirwa 1:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Oyo eyali ng’Omwana w’Omuntu
9 (A)Nze muganda wammwe Yokaana, abonaabonera awamu nammwe mu bwakabaka ne mu kugumiikiriza ebiri mu Yesu, nnali ku kizinga ekiyitibwa Patumo, olw’ekigambo kya Katonda era n’okujulira ebya Yesu.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.