Yobu 21:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)“Ettaala y’abakozi b’ebibi yo, ezikira emirundi emeka?
Ennaku ebajjira emirundi emeka?
Katonda abatuusaako obulumi, ng’abasunguwalidde.
Engero 13:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Ekitangaala ky’abatuukirivu kyaka nnyo,
naye ettaala y’abakozi b’ebibi ezikira.
Engero 20:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Omuntu akolimira kitaawe oba nnyina,
ettabaaza ye erizikizibwa n’asigala mu kizikiza ekikutte ennyo.
Engero 24:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Kubanga omuntu omubi talina ssuubi mu maaso,
ettabaaza y’abakozi b’ebibi erizikizibwa.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.